Skip to content Skip to footer

Bannamawulire bakunyiziddwa

Monitor

Okukunya bannamawulire abayitiddwa e Kibuli kugenda mu maaso.

 

Asooseewo abadde Don Wanyama

 

Ano asoose kubuuzibwa bibuuzo ebitali bimu nga tannayongerwaayo eri ekitebe ekikola ku misangoe gyekuusa ku mawulire.

Wanyana ali wamu ne bannamauwlire Risdel Kasaasira ne Richard Wanambwa

Abasatu bawerekeddwaako munnamateeka James Nangwala.

Obuzibu bwonna nno buva ku bbaluwa eyawandiikibwa Gen David Ssejusa nga yemulugunya ku kugulumiza mutabani w’omukulembeze w’eggwanga Muhoozi Kainerugaba ng’abakiwakanya babakijjanya

 

Leave a comment

0.0/5