Skip to content Skip to footer

Bannayuganda ababeera ebweru bagaala mubaka

Winnie BYanyima

Bannayuganda ababeera emitala w’amayanja bagaala kufuna mukiise mu palamenti

Akulira ekibiina kya Oxfam International, Winnie Byanyima asabye gavumenti okutunuulira abantu bano kubanga beebatunda Uganda emitala w’amayanja

Ono yabadde ayogerera mu Lukiiko olugatta bannauganda ababeera mu bukiikakkono bwa America

Ono era yawadde bannayuganda bano amagezi okutwaala ensonga eno mu maaso kubanga kigasa bbo okusooka n’eggwanga okutwaliza awamu,.

Byanyima era agamba nti abantu abno era bandiwereddwa akakis anebalonda abantu beebagaala

 

Leave a comment

0.0/5