Skip to content Skip to footer

Basse omusirikale

kaihura

Poliisi mu disitulikiti  ye  Buhweju ekutte abasajja 2 abagambibwa okukuba omusirikale waayo amasasi nebamutta.

Omuduumizi wa poliisi mu bitundu ebyo  Hillary Kulaigye agamba  Bosco Byamukama ne  Julius Rwesimba nga bonna batuuze be Kibaare cell n’abalala abatannakwatibwa, banyakula emmundu ya John Mwesigye gyebakozesa okumukuba amasasi.

Oluvanyuma lw’okukunyizibwa poliisi bano bakkirizza okuzza omusango guno era bakuggulwako gwa butemu,kko  n’okubeera nekissi mu bukyamu ,saako okubissa emmundu.

Leave a comment

0.0/5