Skip to content Skip to footer

Tiiimu y’okubaka yakusiimibwa

She cranes in singapore

Ekiteeso ekyokusiima tiimu y’eggwanga ey’okubaka eya She Cranes,kisembezeddwayo okutuuka ku lw’okubiri nga ababaka bonna weebali.
Omukubiriza w’olukiiko olukulu,Rebecca Kadaga ategezezza nga enkyuuka kyuuka eno bw’ekoleddwa okusobozesa ababaka bonna okuli nabo abazanya emizanyo gy’ababaka  mu  East Africa okubaawo ku  lw’okubiri lwa wiiki ejja.
Tiimu  Ya She Cranes yawangudde empaka z’amawanga omukaaga okuva munsi yonna ezabadde e Singapore wiiki ewedde.

Leave a comment

0.0/5