Skip to content Skip to footer

Bbebi abbiddwa

Baby stolen

Poliisi e Mbarara etandise okubuuliriza ku mukyala ow’emyaka 32 agambibwa okubba omwana.

Grace Kiconco omwana ono kigambibwa nti yamubbye ku mukyala eyabadde yakazaaala nga bamulongoosezza bulongoosa

Amyuka akulira poliisi enonyereza ku buzzi bw’emisnago, Justus Mbaramye agambye nti omukyala ono bamukwatidde Lukaya ngatwala omwana ono era nga abantu abamutudde okumpi bebamwekengedde

Akulira waadi omukyala Kibesigire Scondina yebazizza poliisi nabantu ba bulijjo olw;okwanguwa okutaasa omwana ono.

Leave a comment

0.0/5