Skip to content Skip to footer

Beekalakaasizza lwa katale

wandegeya

Abavubuka babiri bakwatiddwa mu kwelakaasa okubadde e Wandegeya.

Bano beebamu ku kibinja ky’abavubuka ababadde beekalakaasa nga bavumirira eky’okulwaawo okuweebwa emidaala mu katale

Bano era bagamba nti engeri ebintu gyebitambulamu kyeyolese nti abasuubuzi bangi bandiviiramu awo ssinga teberwanako

Wabula ssentebe w’akatale Mutesaasira Mawejje agamba nti tewali musuubuzi atagenda kufuna mudaala n’asaba abavubuka bano okubeera abagumikiriza

Leave a comment

0.0/5