Bya Damali Mukhaye, Minisita Rosemary Sseninde asabye gavumenti okubaako kyekola okwagazisa abaana abobulenzi emirimu gy’omumutwe
Ono agamba nti gavumenti ebadde efubye okutandikawo amasomero g’eby’emikono okwetoloola eggwanga wabula tegetaniddwa baana ba bulenzi, bawala bebagalimu
Kino akitadde ku kyakuba nti tewali kusomesebwa eri abaana abalenzi ku birungi ebiri mu kusoma omulimo gw’omumutwe.
Sseninde kati ayagala gavumenti ebeeko kyekola okwagazisa abaana abobulenzi abasomo ge by’emikono.