Skip to content Skip to footer

Bungereza yakulumba IS

Katikkiro wa Bungereza David Cameron agamba nti okulumbagana bannalukalala ba IS mu ggwanga lya Syria kyakwongera okunyweeza eby’okwerinda.

Ono asanguddewo okutya okubaddewo nti okulumba bano kiyinza kuvaamu bizibu byereere eri Bungereza n’amawanga amalala.

Cameroun agamba nti nebwebatalumba ba IS era batandika dda okubalumba.

Bungereza egamba nti ekwatagana ne Bufaransa ku kino era nga tegenda kuddamu kwebuuza

Leave a comment

0.0/5