File Photo: Drogba nga saaba omupiira Eyali muyizi tasubwa wa Chelsea Didier Drogba agamba nti alina endagaano emukkiriza okudda mu kiraabu eno kyokka ng’atunuula bwa maneja Drogba nga kati azanyira mu Canada yateeba goolo 164 mu biseera byeyamala mu Chelsea