File Photo: Drogba nga saaba omupiira
Eyali muyizi tasubwa wa Chelsea Didier Drogba agamba nti alina endagaano emukkiriza okudda mu kiraabu eno kyokka ng’atunuula bwa maneja
Drogba nga kati azanyira mu Canada yateeba goolo 164 mu biseera byeyamala mu Chelsea
