File Photo:Omukazi omunene Omukazi abadde omuzito ekisusse asaze kiro 16 muganzi we bw’amukyaaye. Omukyala olw’omukwano n’emmere buli lunaku abadde agejja ekyavuddeko muganzi we okumuddukako Ono kati alwana kusala buzito kulaba nti addamu okuwangula olulenzi.