Skip to content Skip to footer

Distulikiti ye Mpigi eyisizza Embalirira ya buwumbi

 

 

 

shilling

Disitulikiti y’e Mpigi eyisizza embalirira ya buwumbi 21 n’obukadde 400 .
Ensimbi zino okusinga zakuzimba nguudo, okuyamba ku by’enjigiriza n’eby’obulamu.

Eby’obulamu biweereddwa obuwumbi 2 n’obukadde 800 nga obukadde 293 zakuddabiriza ddwaliro ly’eNkozi akawaumbi kamu kasasule emisaala gy’abasawo.

Eby’enjigiriza biweereddwa obuwumbi 12 nga obukadde 477 za bonna basome wa pulayimale sso nga 982 za bonna basome wa secondary.

Ensimbi ezisinga zakuva mu misolo nga endala zakuva mu bagabi b’obyambi.

Leave a comment

0.0/5