Skip to content Skip to footer

Drake Lubega yeddiza awasimba baasi za baganda

Bus parks

Abasuubuzi abaddukanyiza egyaabwe mu paaka ya baasi eya Qualicel bus terminal basabiddwa okusigala nga bakkakkamu nga byonna bwebiterezebwa

Kiddiridde omugagga Drake Lubega okuddamu okuddukanya paaka eno okuva ku Charles Muhangi

Ssabawolereza wa gavumenti yeeyawandiikidde poliisi ng’agisaba ewe Lubega obukuumi okuddukanya paaka eno era nayo teyebase asiibye ekuuma

Lubega kati agamba nti agenda kukwatagana n’abasuubuzi bano okulaba nti tebakosebwa okwewala okukosebwa

Leave a comment

0.0/5