Skip to content Skip to footer

Ebbago ly’etteeka ly’amaka likomyeewo

Kadaga worried

Okukubaganya ebirowoozo ku bbago ly’etteeka ly’amaka kuzzeemu mu palamenti

Sipiika wa palamenti omukyala Rebecca Kadaga yali yakuyimiriza mu mwaka gwa 2013 oluvanyuma lw’ababaka okusaba beebuze ku balonzi baabwe

Ebbago eryogerwaako mwemuli obuwaayiro obulambika abafumbo engeri gyebawukanamu kko n’engeri gyebabeerawo nga lino litongoza n’obufumbo bwa kawundo kakubye eddirisa

Kadaga asabye atwala emirimu gya gavumenti mu palamenti okutegeka alipoota ye nga bakuteesa ku nsonga eno omulundi oguddako

Leave a comment

0.0/5