Bya Ivan Ssenabulya
Ebibiina byobwanyewa 9 ebivumiridde ekikolwa kyaba Boda Boda 2010 abagambibwa okukluba abaana be ssomero e Nateete.
Bino byabaddewo nga 3rd ku ntamdikwa yomwezi guno abayizi ba Winterland Primary School, abasomesa baabwe nomusirikale wa poliisi eyabadde abakuuma, bwebalumbiddwa nebabakuba olwokwambala obuwero obumyufu.
Kati ebibiina byonwakywa bifulumizddwa ekiwandiiko ekya wamu nga, bagala poliisi enonyererze ababadde emabega webikolwa bino bavunanwe, nokuwera nti bwebanalemwa bbo bakubetwalira mu kooti.
Ssenkulu wa Human Network, Muhamadh Ndifuna agambye nti kuno kwabadde kutyoboola eddembe lyobuntu.