Skip to content Skip to footer

Ebikozesebwa mu kulonda bituuse

Voting on new

Ebigenda okukozesebwa mu kuddamu okulonda e Bugiri bituusiddwa ku kitebe kya disitulikiti ye Bugiri

Bino bigenda kukozesebwa mu kulonda ssentebe wa disitulikiti, ne ba kansala b’abakyala abe Busoowa ne Nkaiza

Omwogezi w’akakiiko akalondesa Jotham Taremwa agamba nti tebannafuna buzibu bwonna n’akunga abantu okwetaba mu kulonda kuno

Obwe ssentebe bwesimbiddwaako abantu bataano okuli owa NRM Hajji Siraje Byavawala, n’owa FDC Luba Bumaali.

Leave a comment

0.0/5