Skip to content Skip to footer

Ebiragiro bikola mu gwanga ewatali ssemateeka

Bya Ivan Ssenabulya

Okuyimiriza essiga eddamu ne poliisi okugaba okweyimirirwa kiyinza kukola mu mawanga nga bakolera ku biragiro.

Okusinziira ku munamateekaowe ddembe lyobuntu Abdallah Kiwanuka kuno kuba kutyoboola ddembe lya mirimu okuwedde.

Bino byonna bidiridde omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni okulagira, kino kikolebwe ku misango eminene naddala ku baterebezewa obutemu.

Wabula Kiwanuka agamba nti Uganda ngekyatambulira ku ssemateeka, kino kiyinza obutasoboka.

Wabula Ssabalamuzi we gwanga Bart Katureebe kino naye yavuddeyo nakiwakanya.

Leave a comment

0.0/5