Skip to content Skip to footer

Ebyapa by’omu Ntobazi bisaziddwaamu

environment minister munaaba

Minisitule ekola ku butonde bw’ensi yakasazaamu ebyapa ebiri mu mutwalo gumu mu kasanvu

Ebyapa bino bya ttaka eriri mu ntobazi..

Bino byogeddwa minisita akola ku butonde bw’ensi Flavia Nabugere Munaaba.

Ng’ayogerako eri bannamawulire, minisita munaaba agambye nti obuzibu bwebasinze okusanga beebagagga abalina bebamanyi mu gavumenti ababalemesa era nga bano beebasinga okwesenza ku ntobazi ne ku bibira

Munaaba ayagala wasiibweewo kkooti ey’enjawulo enaakola ku nsonga z’obutonde bw’ensi

Leave a comment

0.0/5