Skip to content Skip to footer

Eddwaliro lya IHK likungubaga

Bya Steven Mbidde

Eddwaliro lya Kampala International Hospital likungubagidde omusawo waalwo eyatibwa.

Omutanisi we ddwaliro lino Dr Ian Clarke ayogedde ku butemu obwakolebwa ku musawo we Dr Catherine Agaba nti lyabadde kkonde lyamanyi gyebali.

Omusawo ono yabula wabula oluvanyuma bvaazudde omulambo gwe mu kinnya kya kazambi, wabadde apangisa e Muyenga.

Dr Clarke asubizza nti ngedwaliro bakuyimirira ne famile yomugenzi, okuyita mu mbeera eno enzibu.

Poliisi yakutte omukuumi wabadde asula ateberezebwa nti yayamutta, bwebamusanze nebintu byomugenzi, era nakiriza nti yamutta ngamulopaloopa nnyo ewa mukama we.

Leave a comment

0.0/5