Bya Steven Mbidde
Ekisenge ku kizimbe ekibadde kikyazimbibwa, wali okulinaana ebitaala ewa Bbakuli kiguddemu nekibutikira abakozi.
Poliisi enzinya mwoto yatuuse mu kifo kino, okutaasa abantu, wabulanga omulambo gumu gwegwakajibwayo.
Kino kibadde kisenge ekyekikomera.