Bya Ndaye moses.
Waliwo ekirwadde kya muwogo ekirumbye abantu be Kiryadongo, kyabagamba nti kisemberedda okubassa enjala nobwavu.
Twogedeko ne Sarah Kirya nga ono yomu kubatuuze , nagamba nti yalima yiika 7 , nga asuubira okujjamu obukadde butaano, kyoka kyamulumye okulaba nga yajjemu emitwalo 300,000 gyokka
Ono aggamba nti muwogo ono avunda okuva mutaka, okukakana nga akaze nagwawo, wabula mpaawo buyambi bwebaafunye