Skip to content Skip to footer

Ekitongole ky’e by’obulambuzi kyetaaga nsimbi

Bya Benjamin Jumbe, Minisita w’eby’obulambuzi Prof Ephraim Kamuntu alaze obwetaavu obw’okwongera kunsimbi ezigenda mu byobulambuzi.

Bino abyogeredde mu lukungaana lwe byobulambuzi mwe betegerereza ebiba bitukidwako ne bibula mu by’obulambuzi, minisita agambye nti newankubadde babongeza kunsimbi mu mbalirira ye ggwanga wabula era bakyetagira ddala ensimbi okusobola okubiyitimusa.

Prof Kamuntu agamba nti ekitongole kyonna okukula kiba kyetaaga ensimbi.

Ono mungeri yemu akubiriza bannauganda okwongera okutumbula ebyobulambuzi bya wano.

 

Leave a comment

0.0/5