Skip to content Skip to footer

Ekyukakyuuka mu mbeera y’obudde yakwongera okuluma

climate change 2

Alipoota efulumiziddwa ekibiina ky’amawanga amagatte eraga nti enkyuukakyuuka mu mbeera y’obudde eyolese okuvaako amataba agajja okwera buli kamu.

Kuno kw’ossa n’okukyuusa mu birimibwa ng’ebimu akadde kagenda kutuuka nga tebikyadda.

Mu ngeri yeemu n’amazzi amayonjo gajja kufuuka ga bbula

Bannasayansi abasisinkanye okukubaganya ebirowoozo ku alipoota eno mu ggwanga lya Japan bagamba nti alipoota eno yeeyakasinga okunyonyola ku nkyuukakyuuka mu mbeera y’obudde era ng’ekya mangu kirina okukolebwa

Leave a comment

0.0/5