Skip to content Skip to footer

Embwa zisse ow’emyaka 2

Bya Shamim Nateebwa

Omwana owemyaka 2 afiiridde mubulumi obutagambiika oluvanyuma  olwokulumibwa embwa.

Rinnet Namakula abadde azannya ne bato banne wali e Kawanda eggana ly’embwa nelibalumba  banne basobodde okudduka  ye ne zimukwata ne zimukwagula okutuusa lw’afudde.

Omutuuze abadde agenda okulima y’awulidde omwana ng’akaaba era bw’agenze okulaba ekimutuuseeko n’asanga embwa nga zimutaagula n’azigoba ne zidduka.

Atte ye nyina w’omwana  Catherine Namakula  agamba amawulire gaamusanze ku ssomero gy’abadde atutte abaana abalala.

Leave a comment

0.0/5