Skip to content Skip to footer

Emiriro gisusse e Masaka

fire

Emiriro egisusse mu kitundu gye Masaka gitandise okweralikiriza abali mu buyinza

Atwala essaza lye Buddu Mary Babirye Kabanda y’ayogedde bino bw’abadde akyalidde ab’oku mwalo gwe Lambu abayokebwa omuliro gyebuvuddeko

Ono agambye nti ne poliisi kijikakatako okufulumya alipoota ku miriro egibaddewo okwewala embeera eyo okuddamu

Kabanda kyokka akuutidde abantu okwewala okufumbira mu mayumba mwebabeera

Emiriro gino gikutte amasomero, Obutale, amaduuka ne ku mwaalo.

Leave a comment

0.0/5