Skip to content Skip to footer

Endagamuntu- enkalala zikyaali mpanvu

regis

Abantu olwaleero bagenze mu maaso n’okwewandiisa okufuna endaga Muntu

E Katanga enkalala zibadde mpanvu ddala kyokka nga tekirobedde bantu kuguma

Wano twogeddeko n’abant ku kyabagaana okwewandiisa emyezi ena emabega nebazuukuka nga nsalessale aweddeko

Yye ssentebe w’ekyalo Hassan wasswa obuzibu bwonna abutadde ku bantu abazuukuka ku ssaawa envanyuma

Ate mu masekkati ga kampala tutegeezeddwa nti okuwandiika abantu kwalekeddwaayo ku mutendera gw’omuluka olw’abantu abangi

Atwala okuwandiika abantu mu kitundu kino Andrew Ssekamwa atugambye nti bagenda kukola nga ennaku ttaano mu wiiki.

Leave a comment

0.0/5