Skip to content Skip to footer

Enguudo ze mityana zaakutekebwako ebitaala.

Bya Babra Nalweyiso.

Mityana: ekizikiza ku nguudo z’eMityana kyolekedde okufumwa ,oluvanyuma lwa municipality okuvaayo n’entekateka ey’okusimba ebitaala ku nguudo.

Esther Ndyanabo nga ono ye Mayor owa municipaali y’eMityana ategezeza nti batandise okuteeka ebitaala ku ngundo nga bagenda kusooka n’oluguudo olumanyiddwa nga station road nga kuno kwekusinga okubeerako abasubuzi abangi.

Ono agambye nti n’oluguudo luno olwa station road lwa kutandika okukolebwa mu mwezi ogw’omunaana.

Leave a comment

0.0/5