Bya Abubaker Kirunda
Enjuki zirumbye omusajja owemyaka 23 nezimulumanafa, mu district ye Iganga.
Omugenzi ye James Bukeru nga mutuuze ku kyalo Bukonko mu gombolola ye Nawaningi.
Kitegezeddwa nti abadde agenze kutaasa ente ezibadde zirumbiddwa enjuki.
Omwogezi wa poliisi mu Busoga East James Mubi, akaksizza okufa kwomusajja ono.