Bya Benjamin Jumbe
Omuntu omu alumiddwa enjuki nafirawo, nabalala 2 nebaddusibwa mu ddwaliro nga bali bubi.
Abantu bano 3 bababde bakozi mu kitongole kyamasanyalze ekya UMEME nga balumbiddwa enjuki bwebabadde ku mirimu e Nsangi.
Omwogezi wekitongole kyabnaddukirize ekya Red Cross Irene Nakasiita afudde amumenye nga Mahad Ssekiryango.
Ate abalala abali ddwaliro ye James Nasimolo ne Ronald Kimuli.
Kkyo ekitongole kyamasanyalaze kyegaanye abantu bano, nti baadiba nga babadde ba kamyufu.