Skip to content Skip to footer

Enkambi ya Poliisi e Nsambya eyidde

Poliisi enzinya mooto ekyagenda mu maaso n’okuzikiza omuliro ogukedde okukwata enyumba y’abaserikale ba poliisi mu nkambi e Nsambya. Famile z’abaserikale ezisoba mu 20 zezikoseddwa wabula akulira poliisi enzinya mooto Joseph Mugisa ategezeza nga mpaawo afiiridde mu muliro guno. Ekiviiriddeko omuliro guno tekinategerekeka. Sound.Mugisa fire cause/ Lug Wabula ye omu ku berabiddeko n’agage ategezezza nga bwewaliwo omwana akoseddwa omuliro guno.

File Photo: Enyumba za poliise e Nsambya
File Photo: Enyumba za poliise e Nsambya

Leave a comment

0.0/5