Bya Tom Angulini
Gavumenti ya kwongeza kunsimbi z’eteeka mu kulwanyisa akawuka ka mukenenya okuva ku bitundu 10% okudda 20% mu mbalirira y’eggwanga ey’omwaka 2019-2020.
Ekyama kino kibikudwa sentebe w’akakiiko ka palament akakola kunsonga za kawuka ka mukenenya Joel Ssebikale .
Ono mungeri yemu ategezeza nga gavumenti bweyamaze edda okusindika obuwumbi 50 obw’ensimbi za uganda eri ekitongole kye by’eddagala ki national medical stores okusobola okugula ARV’S.