Skip to content Skip to footer

Ensonga zábakyala zivirako abawala okwossa enyo mu kusoma

Bya Moses Ndaye,

Minisitule evunanyizibwa ku byobulamu mu ggwanga egamba nti abayizi abobuwala ebitundu 80% abebulankanya ku masomero bakikola lwakusumbuyibwa kwebafuna nga bali munsonga.

Okusinzira ku Dr. Charles Olaro agamba nti embeera eno eva kukyokuba nti abaana bano tebafuna kuyambibwa okwekikugu bwebaba bafunye okusumbuyibwa.

Wano wasabidde abakwatibwako ensonga okusigala nga bakuba omulanga okuyambako abaana abobuwala nga batuuse mu nnaku zabwe.

Leave a comment

0.0/5