Skip to content Skip to footer

Entuula za kooti ezenjawulo zitegekeddwa.

Bya Ruth Anderah.

Ekitongole ekiramuzi kitongozeza entuula za kooti ez’enjawulo nga zino zino zigenda okukola ku misango egisoba mu 1,000  okuli egy’okusobya ku bakyala kko negyekuusa kubusambatuko mu maka.

Bwabadde atongoza entekateeka eno, akulira kooti enkulu Justice Yorokamu Bamwine agambye nti kino bakikoze kukendeeza ku misango egibadde gyetuumye mu kooti.

Entuula 13 zezigenda okutegekebwa mu butundu bye gwange ebyenjawulo okumala enaku 40

 

Leave a comment

0.0/5