Enyonyi ebadde ekubyeeko abantu 144 eremedde omugoba waayo n’egwa.
Enyonyi eno eya bagirimaani egudde mu nsozi z’omuzira ezisangibwa mu Bufaransa
Enyonyi eno ebadde edda Barcelona ng’eriko abagiddukanya mukaaga
Omukulembeze w’eggwanga lya Bufaransa Francois Hollande agambye nti tebannategeera kivuddeko kabenje kano kyokka nga wekabadde balina okutya nti wayinza okubulawo alama