Skip to content Skip to footer

Ettaka lye Kasokoso lya Gavumenti

KAsokoso

Ettaka lye Kasokoso lya gavumenti

Minista akola ku by’ettaka Daudi Migereko agamba nti ettaka lino erisangibwa ng’okyamidde e Kireka ku luguudo lwe kinnawattaka lya kkampuni ya National Housing Corporation.

Ettaka lino n’abatuuze abasoba mu lukumi abaliriko bagamba nti lyaabwe era baweze dda okufafagana n’omuntu anetantala okulisemberera

Minister akola ku nsonga z’ettaka Daudi Migereko agamba nti balina enteekateeka okuzimba amayumba ag’ensimbi ensamusaamu ng’abantu basobola okugapangisa.

Asabye abaayo okubeera abakkakkamu nga ssibakusuulibwa bbali

 

Leave a comment

0.0/5