Skip to content Skip to footer

Etteeka erikaka abantu okwagala eggwanga lijja

Frank Tumwebaze

Gavumenti egenda kuleeta etteeka nga kikakata ku buli munnayuganda okwagala eggwanga lye

Minisita wa kampala Frank Tumwebaze y’ategeezezza bino bw’abadde alabiseeko mu kakiiko akakola ku nsonga z’omukulembeze w’eggwanga

Ategeezezza ababaka nti bannayuganda bonna balina okwagala eggwanga lyaabwe era etteeka lino lijja kussaawo ebibonerezo eri abo abalifukutirira

Ono agamba nti ekigendererwa kubeera nabantu abalwanirira eggwanga lyaabwe mu ngeri zonna ez’okulikulakulanya

Leave a comment

0.0/5