Skip to content Skip to footer

Eyabba Taxi akaligiddwa.

Bya Ruth Anderah.

 

 

Waliwo omusubuzi w’ematooke mu katale k’okukalerwe avunaniddwa gwa kubba motoka.

Mawanda Patrick avunaniddwa ku city hall mu maaso g’omulamuzi we daala erisosoka Beartrice Kainza neyegaana omusango gw’obubbi.

Wabula kino tekirobedde mulamuzi kumusindika mu komera e Luzira okutuusa October 4th lw’anadizibwa omusango gutandike okuwulirwa.

Leave a comment

0.0/5