Skip to content Skip to footer

Eyabula bamukwatidde mu bufumbo

Bya Ivan Ssenabulya

Doreen Nyamigisha kigambibwa nti abadde kati amze emyezi 7 mu bufombo obuppya, ngomusajja gyeyava Amon Tulyatunga yamwekwatidde.

Bino bibaddewo ku kyalo Upper Nabuti mu Mukono Central
division, nga kigambibwa nti omukazi ono yadduka nemitwalo 30.

Wabula omukazi mu kwewozaako agambye nti bbawe abadde yamukoowa dda.

Omusiguzze ategeerekeseeko erya Apollo wetwogerera nga yakuttemu obwanguwa nadduka.

Abatuuze nga kulembeddwamu Defence Bbosa Moses bayise Poliisi ye Mukono nekwata omukazi.

Leave a comment

0.0/5