Skip to content Skip to footer

Poliisi ezinzeeko amaka ga Edith Byanyima

Bya Benjamin Jumbe

Poliisi ezinzeeko amaka ga Edith Byanyima, muganda wa Winnie Byanyima wali e Muyenga.

Kino kikaksiddwa omwogezi wekiwayi kyabakyala mu FDC Sarah Eperu, ngatubuliidde nti tewali kyebayogedde nti kyebagala.

Eperu agambye nti poliisi ekyagenda mu maaso okwaza ennyumba, nga bakwata buli ekimyufu.

Yye poliisi ebadde tenafunika okubaako byetubuliira ku kikwekweto kino.

Leave a comment

0.0/5