Bya Abubaker Kirunda.
Police eriko omusajja eyeyita omusawo ow’ekinansi gwetaasidiza okutibwa abatuuze abakambwe , nga ono bamulanga kusobya ku mwana wa myaka etaano gyokka.
Omusawo ono kigambibwa nti abadde yaweebwa akaana kano okukasawula, kyoka mukwogera ye agamba nti emizimu gyamulinyeeko negimulagira okukakabasanya eomwana ono.
Kati ono asabye Police okumusonyiwa kubanga teyabadde yekka emizimu gyamubade kujjoba.