Waliwo omusajja eyewaddeyo ku poliisi mu district ye Palisa nga kigambibwa ono yakidde mukyala we namutta ngamulanga kumujjako kyayita eddembe lye okufuna akakboozi.
John Tukei kigambibwa yakidde mukyala we namutugmbula namutta ngoluyombo lwavufdde ku nsonga zamu kisenge.
Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Bukedi, Sowali kamulya ategezezza nti bano bafunamu obutakanya era omukazi gyebuvuddeko abadde yanoba ngomusajja amwegayirira akomewo kubanga yamusasula ewabwe ngaganye.
Ono aabadde agamba nti asula bubi nnyo mu mpewo etalojjeka.
Wabula kigambibwa nomukazi abaddeanga aluiriza bba obwenzi.
Bino buibadde ku kyalo Apetete mu ggombolola ye Akismu mu district ye Pallisa, ngomugenzi ye Betty Atim ngabdde atemera mu myaka 22.
Omusajja yewaddeyo nga kati akumibwa ku kitebbe kya poliisi e Pallisa.