Bya Ivan ssenabulya
Entiisa ebutikidde abatuuze mu munispaali ye Kapchorwa omusajja atamanyikiddwa bimukwatako bwafiiridde mu maka g’omutuuze.
Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu bitundu bye Sipi, Rogers Taitika omugenzi yabadde avudde mu district ye Mbale, ngazze mu kitundu kino kunoonya mirimu.
Kati waliwo omutuuze eyamusuzizza, wabula bugenze okukya basanze ng’entamu ezifumba ewaabwe zivunikidwa.