Omujaasi eyasasirira abantu 10 amasasi n’abatta akwatiddwa
Private Patrick Okot agyiddwa mu district ye Oyam gy’abadde yekukumye
Amyuka omwogezi wa poliisi mu ggwnaga Vincent Ssekate agamba nti basooka kuzuula ssimu ye n’emmundu mu bitundu bye Nyimbwa Luweero era nebatandika ekikwekweto.
Sekate agamba nti omusajja ono wakuleetebwa e Bombo awerennembe n’misnago gy’ettemu mu kooti y’amaggye e Bombo.