Skip to content Skip to footer

Kabaka anjagala awedde

katikkiro wa buganda

Kampala capital city authority emalirizza enteekateeka z’okukola oluguudo lwa Kabaka Njagala.

 

Oluguudo luno oluweza milo ennamba lukulu mu Buganda nga lugatta twekobe ku kitebe ky’obufuzi ekye Mengo Bulange.

 

Oluguudo luno kati lwakutabuza emmotoka 2 omulundi gumu era ng’emiti gyakusimbibwa ku mabbali ne wakati okululeka nga luyooyoote.

 

Emiti egiliko gyobnna gyakutemebwaako emipya egigenda okusimbibwa ab’ebika nga gino era gigenda kufuuka kya bulambuzi

Katikkiro wa Buganda Owe Eng JB Walusimbi asabye abantu abali ku luguudo luno omulimu gutandike bulungi era nga kkampuni ya Sterling y’eopatanye omulimu guno ku buwumbi bwa shs 45.

 

Mu nguudo endala ezigenda okukolebwa kuliko, kalinda road ne Ssekabaka kintu road

Leave a comment

0.0/5