E Bukedea waliwo omusajja wa myaka 27 atanziddwa ensimbi emitwalo 20 ngalangibwa kudda ku kayana n’akeberekako.
Ono yakwatiddwa lubona ngali ku kayana akebereseeko, era olumututte mu kooti yekitundu abatuuze basazeewo nti asasule engasi ya ya mitwalo 20.
Omukulu wekika Mohamed Malinga, agamba nti ekikolwa kyono kireese okuswala mu kika kino, nga yeetaga kugobwa nokuwa engasi
Wabula ye mukwewozaako agambye nti agwana akolerwe ekisa kubanga abadde alakasidde anti mukyala we yanoba emyezi 2.