Skip to content Skip to footer

FDC ewakanyizza ebyokuggala amsomero

Bya Damalie Mukhaye

File Photo: Omwogezi wa FDC Ssemujju

Abavuganya gavumenti mu kibiina kya FDC, bawkanayizza ekyokuggala amsomero, agatalina bisanyizo nagalina license.

Gavumenti yalangiridde nti amasomero omutwalo 1 mu 3,000 agaggalwa ssi gakutandika kubanga abasing tebalina bisanyizo bisokerwako.

Bwabadde ayogera ne banamwulire ku wofiisi zekibiina e Najjanakumbi, omwogezi wa FDC Ibrahim Ssemujju Nganda ategezeza nti gavumenti tegwana kwenyumiriza mu kuggala masomero, wabula yandiyambye amasomero gano nebanayini go okwetereeza.

Ategezeza nti kyenyamiza kubanga amsomero gobwa nanyini mangi gakola bulungi okusinga aga gavumenti agasomesereza obwerere.

Leave a comment

0.0/5