Skip to content Skip to footer

Gambia etabukidde abakyala abateebikka

File Photo:Omukulembeze wa Gambia nga yogeera
File Photo:Omukulembeze wa Gambia nga yogeera

Gavumenti y’eggwanga lya Gambia eweze abakyala okuddamu okugenda ku mirimu nga tebebisse ku mitwe

Abakyala bano balagiddwa okusiba ku mitwe gyaabwe buli lwebagenda ku mirimu yadde nga tewali nsonga eweereddwa lwaki guno bweguli.

Omwezi oguwedde, omukulembeze w’eggwanga lya Gambia yalangirira nti eggwanga lino lyabasiraamu kubanga beebasingamu obungi.

Kyokka ono yali yakinogaanya nti tebajja kukaka bantu kwebikka .

Leave a comment

0.0/5