Skip to content Skip to footer

Gavuenti erabudde abeeru

Gavumenti eyisizza okulabula eri amawanga g’abeeru ku ky’okweyingiza mu byobufuzi bya Uganda.

Omwogezi wa gavumenti  Ofwondo opondo agamba nti abagabirizi b’obuyambi basusse okweyogeza ku bitabakwatako naddala nga bayita ku mutimbagano.

Opondo agamba nti kino ssi kituudu kubanga abantu bano basobola bulungi nnyo okuyisa okwemulugunya kwaabwe mu makubo amatuufu.

Leave a comment

0.0/5