Skip to content Skip to footer

Goonya zitabukidde abe Nakasongola

Bya Kyeune Moses

Abakulembeze ba District ye Nakasongola batakula mitwe, okusala amagezi ku gonya ezitabukidde okulyanga abantu.

Distarict eno, yalumbibwa gonya, nga zilya abantu nebisolo.

Ssentebbe wa district ye NAKASONGOLA, Sam Kiggula agamba nti beekubye ku kitongole kyobutonde bwomu ttale ekya Uganda Wildlife Authority, kibayambe nayenga wa.

Nakasongola yetoloddwa amazzi okuli omugga Kafu, Lugogo, Sezibwa ne nyanja Kyoga.

Leave a comment

0.0/5