Skip to content Skip to footer

Gwebasanze abba namba pulaati ye mmotoka alula

Bya Shamim Nateebwa

Omuvubuka awonedde watono okutibwa oluvanyuma lwokumukwata ngabba number pulate ye mmotoka.

Moses Ssendawula atemera mugyobukulu 27 yawonedde awatono okutibwa abatuuze bwebamusanze lubona ngajikutulako.

Ono oluvanyuma lwokumuyisaamu ensambagere atutte ababtyuze nabasirikale ba poliisi mu nsiko gyabadde azikweeka.

Ono abadde kigambibwa nti yakayimbulwa mu kkomera ku misango gyobubbi.

Ono aguddwako omusango gwa bubbi ku fayiro 06\08\10\2017.

Leave a comment

0.0/5